Lines Matching refs:ly

6 Obanga abantu sibakikozesa kujeema 'ngeky' okulwanyisa ekisembayo, okwetaasa obufuzi obukambwe okutulugunya, kyetaagisa eddembe ly'obuntu okuba nga lifugibwa amateeka.
8 Ekibiina ky'amawanga amagatte, mu kiwandiiko kyakyo kikakasa nga bwekikkiririza mu ddembe ly'obuntu era ne mu kittibwa n'omuwendo gw'omuntu era kimaliridde okukubiriza abantu okugenda mu maaso n'okulwanyisa omutindo gw'embeera y'obulamu bwabwe mu ddembe erisingawo.
10 Amawanga g'amemba geeyamye okukolaganira awamu n'ekibiina ky'Amawanga Amagattere mu kukubiriza abantu abali okussamu ekitiibwa n'okukuuma eddembe ly'obuntu n'emisingi gyalyo.
12 Okutegeera obulungi obuyinza (rughts) n'eddembe ly'obuntu kikulu nnyo mu kutuukiriza obweyamo obwo mubujjuvu.
16 Abantu bonna abali wonna olw'okubeera ne'kiruubirirwa ekimu eky'amawanga gonna, basaanye bulijjo okujjukiranga EKIRANGIRIRO kino, wamu n'okulafuubana okuyigiriza, okugunjula n'okukubiriza abantu okussaamu ekitiibwa eddembe ly'obuntu, okutangaaza amateeka gaalyo n'okugakuuma, mu bantu abali mu bitundu ebiri mu buyinza bwabwe.
55 Eddembe ly'omuntu yenna eyo gyabera amaka ge era n'ebbaluwa ze tebitaataganyizzibwe nga oba okwazibwa mu ngeri etegoberera mateeka, so n'erinnya lye teriweebuulwenga oba okulebulwa. Buli muntu ateekwa okukuumibwa amateeka aleme kutaataaganyizibwa oba okulumbibwa mu ngeri eyo.
125 2. Ebyenjigiliza binaluubiriranga okugunjula abantu muby'amagezi n'empisa nga biteeka essira ku kusaamu ekitiibwa eddembe ly'obuntu n'emisingi gyalyo. Binakubirizanga okuteegeeragana okw'abantu ab'ensi n'eddini ez'enjawulo; era binakolaganiranga wamu n'ekibiina ky'Amawanga Amagatte mu kuleetawo emirembe mu baantu.
135 Embeera y'abantu ab'eggwanga lye oba ab'omumawanga amalala ng'esobozesa omuntu okufuna eddembe ly'obuntu nga bwe liwandiikiddwa mu KIRAGIRO kino.
140 2. Omuntu nga akaayanira eddembe lye ery'obuntu ekinamukolangako kyokka ge mateeka ago agateekebwawo okunyweza, okutongoza wamu n'okusaamu ekitiibwa eddembe ly'abalala n'okukuuma empisa ennungi mu bwenkanya oba okukuuma eddembe lya bonna oba amateeka ago ogakuuma obulungi bwa abantu bonna ab'eggwanga eriddukanyizibwa ku demokolasi.
145 Tewali nsonga yonna mu KIRANGIRIRO kino enetapoutibwanga mu ngeri etegeeza nti ewa ebbeetu abantu b'eggwanga oba ekibinja ky' abantu okwenyigira oba okwetaba mu kikolwa kyonna ekigenderera okuzikiriza eddembe ly'obuntu eriwandiikiddwa mu KIRANGIRIRO kino